Translations:Confessing Sins and Repenting/27/lg

Okukozesa obuyambi bw'omuyambi
Ku lwaffe ffekka kitera okuba ekizibu ennyo gye tuli okuyita mu mitendera gyonna egyetaagisa egy'okwenenya. Ekibi bwe kiba nga tekikyali kyama, kifiirwa amanyi. Y'ensonga lwaki Yakobo 5:16 atukubiriza obutayita mu mitendera gino ffekka: “Kale mwatuliraganenga ebibi byammwe mwekka na mwekka, musabiraganenga, mulyoke muwone.”