Translations:Baptism/8/lg

  1. Wayatula ebibbibyo eri Katonda?
  2. Omanyi era okiliza nti Katonda asonyiye ebibbibyo byonna okuyita mu saddaka ya Yesu?
  3. Olimwetegefu okuzika obulamubwo obukadde era otandike obulamu obupya ne Katonda?
  4. Wewayo okugobelera Yesu obutadda mabega?
  5. Onasigala nga ogobelera Yesu newankubade nga baanakujelega, banakukuba, ab'oluganda bo nga bakweganye, newankubade nga onasisinkana ebizibu ebilala?
  6. Oyagala okuffuna Omwoyo Omutukuvu?