Translations:Bible Reading Hints/1/lg

Katonda yatuwa ekigambo kye ffe tusobole okutegera Ye yaani era na kiiki kyaayagala. Tusooma ekigambo kye okweyongera okumutegera era n'okukola ekyo kyagamba. Enono ziino zezimu buliwamu. Ekibuzo kilinti: Aw'okutandikila okusoma? Okusinzira mumbera yo ne kubyemabega tukuwa engeri ezenjawulo. Mungeri ziino endabika y'omulamwa ogulambidwa yeemu, wabula engeri ez'okubisomamu ezikuweladwa zezenjawulo. Wansi awo ojakusanga kyebayita enzivunura eri “standard” ekulondera okutandika okusoma ne Luuka wamu n'Ebikolwa by'abatume.