Translations:Forgiving Step by Step/31/lg
- Okulemera ku kusonyiwa
- Singa empulila zaffe enkade ziba nga zikomawo nate era, wejukize nti gwe wasazewo okusonyiwa era empulila ezo zijakuyita, naye ate waliwo okutebereza nti waliwo obulumi obw'omunda bw'otayanjula mukusokera dala. Awo tusobola okudamu nate emitendera gyino egy'okusonyiwa omulundi omulala ebifo bino bisobole okuwona nabyo.