Translations:God's Story/17/lg
Olugero lwa Mukama Katonda n'omuntu luwanvu era luyina binji ebitakoma.Wano twagala kutunulira kw'ebyo ebisinga omugaso kubitundu by'olugero luno.Ekigendelerwa kili nti abantu b'olugabana nabo basobola okulutegera bulunji era netulaba engeri gy'elukwata kubulamu bwabwe,naye okusinzira ku by'emabega by'abo abakuwuliliza wayinza okubawo enjawulo nene: okugeza nga kukiki abantu kyebabade bamanyi? Bintuki ebisingira ddala okubera ebipya gy'ebaali?