Translations:Healing/11/lg
Oluvannyuma lw'okusaba, buuza omuntu oyo: “Olina ky'owulide? Obulumi buli butya kati?”
Osobola okukozesa ekigera kino: “Okutandikira ku zero (tewali bulumi bwonna) okutuka ku kkumi (obulumi obuyitiridde), kyali kitya emabegako? Kati kiri kitya?”
Bwe baba nga baalina obulemu, basabe baddemu okwegezesa balabe oba waliwo enkyukakyuka ebaddewo.