Translations:Healing/15/lg

Okusaba “mu Linnya erya Yesu” tekitegeeza kukozesa ngeri yabufuusa. Kitegeeza okuwa Yesu ekitiibwa olw'ebyo by'akola n'okukakasa nga buly'omu eyeetabye mu nsonga eno ajja kumanya oluvannyuma ani yavaako okuwonyezebwa kuno.