Translations:Healing/16/lg

Ekitono omu kubetabyeemu yeetaga okuba n'okukkiriza okwanamaddala mu Yesu, nga yeesiga nti asobola okuleeta okuwonyezebwa. Okukkiriza okwanamaddala kulinga ekinywa: Gy'okoma okugikozesa n'okugitendeka, gye yeeyongera amaanyi. Singa okyawulira ng'ekizibu ekimu kikuzitoowereddwa, weeweeyo okusaba mubiseera ebyenjawulo wamu n'abalala abalina kubumanyirivu obusingawo mukusaba okwo'kuwonyezebwa.