Translations:Healing/17/lg
Leka abantu babeere beegendereza nga bagezaako okukozesa omubiri gwabwe, nga bwebayinza okutegeera emibiri gy'abwe okusinga. Singa omusawo alina obujanjabi bweyabalagira, omusawo alina okukakasa okuwonyezebwa n'okuwa ekiragiro okukomya obujanjabi obwo.