Translations:Hearing from God/14/lg

Omwoyo Omutukuvu bw'abera muffe, awagara endowoza zaffe era asobora okutusomoza mukaseera konna. Kinno kiyinza okubera mukuyita mundowoza zaffe ezijja era nezitujukiza ebintu Katonda by'ayagala. Oba tusobola okulaba ebintu ebiimu nga ekifananyi liiso ly'endowoza zaffe Katonda mw'ayagalira okubako ky'atulaga (Ebikolwa by'abatume 10:10-11).