Translations:Prayer/36/lg
- Katonda amanyi nti byetusaba ebisera ebisinga sibiluji gyetuli. Naye olw'ensonga nti tusigala nga tubisaba era nga tetuwuliliza na ky'ayagala kutugamba, kunkomelero akiliza nti “kaale”, nga asubila nti tunayigira kubiva mw'ekyo.