Translations:Prayer/54/lg

Okulaba
Katonda tatera kogera na ddobozi eririwagulu enyo, n'olwekyo toyina kufayo nyo eri amattu go. Wabula ayagala nyo okukozesa endowoza zaffe era ebisera ebisinga okutulaga ebintu ebiri “mumaaso g'endowoza zaffe”.