Translations:Prayer/56/lg

Okuwandika wansi
Kyamugaso nyo okuwandika embozzi ne Katonda, nga tugasemu n'ebibuzo byaffe gy'ali era n'endowoza zetuffuna nga eky'okudibwamu. Toganya bulikilowozo kyonna, nga obuuza nti oba kiiva eri Katonda oba nedda, naye wandika bulikimu kyonna nga tolonzemu. Oluvanyuma osobola okukebera obanga tewekakasa ku nsonga ezimu.