Translations:Prayer/63/lg

Katonda atuwade obuyinza okuyita mu Yesu bwetusobola okukozesa mu kusaaba. Ekyo kitegeza nti tusobola okulangilira ebintu (eky'okulabirako. Okulangilila omukisa, okugana ekibbi oba okusa wansi obulumbaganyi bw'omumwoyo omukyamu) Tusobola era okulagira endwade oba emizimu okutuvila (Luuka 9:1-2).