Translations:Start/1/lg
ensibuko y'ebitendekebwa
Katonda alimukuzimba obwakabaka bwe okwetolola ensi.Ayagala tweyunge mumulimu gwe tufule abayigilizwa! Omukutu guno gwagala okukuweleza n'okufula omulimu go omwangu nga gukuweleza obubaka b'okutendeka mungeri enyangu munimi nyinji.Ekisinga kili nti: Osobola okufuna obubaka bwebumu munimi ezenjawulo mukusobola okutegera kyebutegeza, newankubade nga olulimi tolutegera.