Translations:Start/2/lg

Okupulintinga obubaka

Osobola okusanga obubaka bona kumpewo era n'obukozesa wona w'obera oyina entaneti,naye ate obubaka bona osobola okubufuna mungeri ya PDF.Osobola okubukopolola era n'obuteka ku simu yo eya smart okusobola okuba nga bulikisera obuyina era nga osobola okubugabana.Era nga osobola okupulintinga ky'oba wetaze: Buli bubaka bwona buli ekitono enyo emiko ebiri era nga bugenda kulupapula lumu.Bw'oba nga otera okutendeka abalala amagezi gano gago:Pulintingayo ku kopy ezobubaka bw'otera okukozesa,funa w'obukunganyiza era nga bw'obuteka munsawo kyangu nyo okutambula nabo era nga butekatekedwa kulw'embera ezenjawulo.