Translations:Start/3/lg
okusala kubuzibu bw'enimi mukufula abayigilizwa
Kitufu nti osobola okukozesa obubaka obuli muluzungu okutendeka abalala abakwetolode muluzungu nga bulijjo.N'obubaka obuli ku mukutu guno oyina kati omukisa omulala gumu ogwamanyi:Nga oli mukutendeka omuntu omulala atamanyi luzungu osobola okukozesa obubaka obw'omuluzungu wamu n'obo obuli mululimi lw'omuntu oyo okuba nga asobola okutegera mu buziba.Era n'omuyiziwo asobola okugabana ky'ayize nemikwano gye abayinza okuba nga tebogera luzungu nga kati bwayina byona mululimi lwe!