Olugero lwa Mukama Katonda.

Olugero lwa Mukama Katonda n'omuntu luwanvu era luyina binji ebitakoma.Wano twagala kutunulira kw'ebyo ebisinga omugaso kubitundu by'olugero luno.Ekigendelerwa kili nti abantu b'olugabana nabo basobola okulutegera bulunji era netulaba engeri gy'elukwata kubulamu bwabwe,naye okusinzira ku by'emabega by'abo abakuwuliliza wayinza okubawo enjawulo nene: okugeza nga kukiki abantu kyebabade bamanyi? Bintuki ebisingira ddala okubera ebipya gy'ebaali?

Yensonga lwaki tukuwa engeri ezenjawulo,nga tutangaza ebintu eby'enjawulo:

Olugero lwa Mukama Katonda (engaro taano)/Olugero lwa Mukama Katonda (engaro taano)

  • Lulunji eri abantu n'ebyafayo ebyabelu.

Olugero lwa Mukama Katonda (sadaka esoka n'esembayo)/Olugero lwa Mukama Katonda (sadaka esoka n'esembayo)

  • Katugeze singa abantu baba nga babade bamanyi kuby'okutondebwa kw'ensi, okugwa k'omuntu era nga bamanyi ku kikwatagana ku sadaka.
  • Kilunji eri abantu abava katugeze mu basilamu.