Version: 1.0

Esaala Bulilunaku

Omwoyo Omutukuvu, nzijuza!

Saaba Omwoyo Omutukuvu akole mugwe era n'okuyita mugwe.

Yesu, nkuuma!

Weteke wansi w'obukuumi bw'omusayi gwa Yesu ne saddaka Ye.

Kitange owomugulu, mpa bulikilabo kyenetaga leero.

Katonda asobola okukuwa buliky'onetaga leero.

Webale, Mukama, kulw'obulamu bwange era ne kulwabulikimu ky'ompa.

Webaze mubulikimu era ne kulwabulikimu.


Yambala eby'okulwanyisa bya Katonda

  • Enkofira ey'obulokozi: Mukama, kuuma era kyusa ebilowozo byange.
  • Obutukilivu nga ekyomukifuba: Webale, Mukama, kulw'ekisa kyo mwenalokolebwa.
  • Omusipi nga g'emazima: Mukama, nyamba okogela amazima era n'okutambulila mumazima.
  • Engato ezokwetekateka: Mukama, nya okuzula embera mwenyinza okukogerako era nyamba okukikola.
  • Engabo eyokukiliza: Mukama nkwesiga. Letera okukiliza kwange mugwe okukula.
  • Ekitala/ Ekigambo kya Katonda: Mukama, nyamba okwongera okutegera ekigambo kyo era n'okukikozesa.

(Abefeso 6:10-17)